Omuyimbi eyaggwako edda nga ono ye Dj Micheal ali mu maziga era nga noono yeegasse ku muyimbi munne Big Eye ku bantu abaakozesebwa NRM oluvannyuma nebalekebwawo nga tebalina wadde ekikumi Bino byonna
Kaakati ono ayogedde ekintu kyakyasinze okwevuma okuva olunaku lweyegzaalibwa kwali kwegatta ku NRM era ono yategeezezza nti n’obusente bweyafuna bwali butono nnyo nnyo nnyo
Kinajjukirwa nti ono okuva lweyakola ekivvulu nekimusala nga ekya Mega dee kati yeetunga ku muyimbi Jose Chameleone alabe ate engeri gyayinza okwezza engulu