By: Shifrah Kayaga: Gavumenti etegeezeza nga bweyagala palamenti eyise embalirira ey’enjawulo eyenyongereza okuteekawo ensimbi ezigenda okusengula abaana boku nguudo.
Bino byasanguziddwa Minisita omubeezi ow’okuteekerateekera eggwanga David Bahati oluvannyuma lw’ababaka okwemulugunya ku bungi bw’abaana abasabiriza ku nguudo.
Enteka teka zino zize zikolebwa naye ekyeeyunyisa namuntu wabana abakyaali kungunddo yeeyongela bweyongezzi buli lukya.