By: Wasswa Denis: Minister waguno naguli Alhaji Naduli alabudde omubaka we’kyadondo Hon Kyagulanyi Sentamu kubantu abamwegaseeko okusobola okukola omukago.
Naduli agamba nti abantu bano abeegase ku Kyagulanyi banakigwanyizi abenonyeza ebyabye .
Bwatyo awadde gabuwe omubaka ono okusobola okusunsulamu bamanyi nti bajja muyamba abalala abalekke kuba bandi musuula mubuzibu.
Ono okwogera bino ababade olukungaana lwabamawulile olubade ku office ye mu Kampala.