ABAVUBUKA MU UGANDA BAKUNUNULWA – ABABADDE BABULANKANYA SSENTE BAKUGOBWA.

By: Shifrah Kayaga: Gavumenti etegeezeza nga ku mulundi guno sente zabavubuka bwezigenda ogenda butelevu ku account zaabwe kubanga bakizudde nti ku’ma district jezibadde ziyitilla zibadde zibawa obuzibu okuzifuna.

Abavubuka bangi balina ebilooto naye ekyeyunyisa sente ezisobola okubatandikilawo business zitela kubulila mukubo.

Bino minisita wekikula kyabantu Pius Bigirimana yabyogedde bwabadde akwaasa piki piki abo abagenda okulondoola sente zino jezilaga.

Recommended For You

About the Author: admin