KAMPUNI ZASIGALA ZAKUGALWA – ABALWADDE BA CANCER BASUSSE

By: Shifrah Kayaga: Ebibiina byo bwanakyeewa ebirwanyisa sigala saako nebiragalalagala bisabye gavumenti yattu okwongera omusolo ku makampuni agakola sigala,

Bano beewunya okuba nga ensimbi nyingi gavumenti zesaasanya okujanjaba eddwadde eziva musigala okusinga omusolo gwe gyamu.

 

Nolwekyo basazeewo nti buli kampuni ekwasaganya emilimu jja sigala yakwoongezebwa omusolo okusobola okendeenza kundwadde eziluma abantu nga ziva musigala

Recommended For You

About the Author: admin