By: Shifrah Kayaga: Ababaka ba palamenti batandise okwemulugunya olwokulwawo nga tebafuna musaala okuva omwezi ogwo 4 omwaka guno.
Kyoka kko akakyiiko akola kunsonga za palamenti kagamba minisitule ye by’ensimbi yakendeeza embalirira yapalamenti nga baabasalako obuwumbi 100.
Bano beemulugunyiza ella nebalaga obutali bumativu bwabwe. bwebatyo batisiza tisiza okwekolelawo akabwe singa emisaala jongela okulwawo.