By: Shifrah Kayaga: Akulira akakiiko kebyokulonda mu kibiina kyobuvuzi ki nrm tanga odoi ategeezeza nga ekibiina bwekirina enkizo okuwangula ebibiina ebirala mubintundu ebyegwanga lyona.
Okwogera bino abadde alangirira kamyufu kakibiina ki nrm mu disturikiti ye Nebbi aka LC5 okujja okubaawo nga 10 omwezi ogujja.
NRM ono atagezeza nga bwefubye okulaba nti enguudo zikolebwa mubitunddu ebyenjawulo ela nabwekityo bategezeza nti mu kalulu ka 2021, bana’nrm banditwala obuwanguzzi.