OMUBAKA WA PARLIAMENT EYAKAKA OMUKOZZI AKABOOZI GAMUMYUUSE

By: Wasswa Denis: omukubiriza wa palamenti yakuno rebecca kadaga leero atuuziza sabawolereza wagavumenti wiliam kaluhanga saako n’abaminisitule y’obuntu banyonyole kubigambibwa nti amyuka ssabawabuzi wa gavumenti kubya mateeka kulisitofa gashirabake ya kabasanya omukozi mu minisitule ye’byamateeka samasha mwesigye atanaba kufuna bwenkanya nebwebuli kati.

wabula ssabawolereza ategeezeza sipiika nga gavumenti bweyataddewo akakiiko kakole kunsonga zino era samasha wakufuna obwenkanya

ebyatuka ku samasha byali byewunyisa kuba abantu baatandika okwekengela abakulu mu government .

Recommended For You

About the Author: admin