Minisita omubeezi owaguno na guli mu minisitule ye byobulamu sarah opendi atabukidde abategese omukolo gwokukuza olunaku lwokulwanyisa abakozesa sigala n’ebirara ebikolebwa mu taaba
ono ategezeza nti bano basaasanya obukadde 25 kumukolo ogubadde mu bimuli bya sheraton, ono agamba sente zino zaaliteeredwa mubintu ebyamakulu
bo abategessi bebikujukko binno bategeezeza nti kino kyakuyambako kugumya balwadde bakansa nadala abo abamujja musigala