By: Shifrah Kayaga: Omumyuka wa president we gwanga edward kiwanuka sekandi akutidde abenzikiriza y’obuyisiraamu okusigala nga bakakamu ekisiibo ne bwekiba kiwedde.
Okwogera bino abadde kumukolo e masaka nga ambasada wa united arab emirates sheikh abdulraheim obaid saeed al falahi awa abayisiraamu ebyokusiibulukukirako.
Ono ategezeza nti obukakamu businga bulikimu nolwekyo babeela bampisa waddenga ekisiibo kiwedde.