Flavia Namulindwa ne Sofi Gombya nabakyala abalala 9 pilice ebakutte enkya ya leero mukwekalakasa

Flavia Namulindwa owa Bukedde TV, Omuyimbi Sofi Gombya nabakyala abalala bakwatidwa police enkya ya leero mukwekalakasa. Abalwanirira edembe lyabakyala olwaleero bakedde ku Bat Valley okulaga obutalibumativvu olwengeri Paasita Bugingo bweyavayo nayanika obuzina bwamukyalawe kukatuti kekanisa ye esangibwe e’Makerere-Kikoni era nga emanyinddwa nyo nga Canaan Land

Wadde nga polisi ekedde kusalako kifo nga enjogera yanakuzino bweli, kino tekilobedde bakyala bano okwolesa obutali bumativvu bwabwe. Kino bakikoze nga bakutte pamba mungalo zabwe eranga bamwolekelezze ebigambo ebisongovu era ebikawa okukira omususa.

“alina ekimansulo kyo mumwa”

Wadde nga Paasita ono yavuddeyo neyetonda, kino tekilobedde bakyala bano okugenda mumaaso nenteekateka zabwe ezo kwekalakasa nga bagamba ono agufudde muzze ogwokwogera ebitaliyo oluma neyetonda nga bweyakikozze gyebuvudeko.

Mubabaddewo kwekubadde na  abayimbi, abokozi ba zi radiyo ne telefayina ezenjawulo.

Mubano mwemubadde Flavia Namulindwa owa Bukedde TV, Sofi Gombya eyakuyimbira “Abasajja” nabakyala abalala bangi.

 

 

Recommended For You

About the Author: admin