Mu may w’omwaka guno obutambi bwa Martha Kay nga ali bute bwafuluma era ne busaasaana mu Uganda yonna n’ensi okutwalira awamu ekyaleetera Martha Kay okusooka okudduka mu ko mu ggwanga neyeekweka mu ko
Olwaleero nno Martha Kay avuddeyo nategeeza nga bwali mu kukwasaganya ku kukwatibwa kwa bantu abaafulumya ebifaananyi bye.
Era Martha Kay takomye okwo naalabula nti bano baalifulumya obutambi bwe obulala kubanga bakyalina bungi nga batoolako butoozi