Omuyimbi Chosen Becky nga ono yamanyikibwa nnyo omwaka oguwedde oluvannyuma lw’okuyimba akayimba ka Bankuza avuddeyo naalangira muyimbi munne David Lutalo obwa nakyemalira
Jebuvuddeko Lutalo yatwala Chosen Becky mu kibiina kye ekya DA BARES naye nga eno teyalwayo yadde naakatono oluvannyuma lwa Lutalo okumubikka nga nga buli kaseera
Becky yalangidde Lutalo obwa nanfuusi kuba talina kyeyakola kumuyamba kwongera ku kitone kye nga bwe yali amusuubizza