Ekituufu ka sousage ka SK MBUGA nkyakaayoya, abasajja banji abankabadde naye mbuga yali musajja nnyo:- Omuyimbi Leilah Kayondo atubuulidde butya bwayoya okudda okunuuna ku ice cream wa Mbuga

Omuyimbi Leilah Kayondo yavuddeyo naategeeza nga bwamaze ebbanga lya myaka etaano nga talaba yadde okwogera neeyali omwagalwa we Sk Mbuga era naatubuulira butya bwamwagala

Kayondo yatugambye nti tewali musajja gweyali alabye asinga SK Mbuga lwakuba teyatubuulidde bulungi muki naye nga mukweyongerayo ne mboozi twamaze netutegeera

Mukumulemerako ennyo, yatugambye nti asubwa nnyo Mbuga era tamanyi nti oba akyayinza okumuwa omukisa omulala okumukombyako era ku kyetutaategedde

Owaaye , gwe olowooza kiki?

Recommended For You

About the Author: admin