1. Mariam Ndagire:- Ono amanyikiddwa nnyo mu kisaawe kya katemba era nga yoomu ku ba kaasangwawo mu kisaawe ekyo era awo musuffu nnyo. Takoma mu katemba wabula nookuyimba ayimba. Wetuttamunenyeza nnyo kwekubeera nti enyimba zaayimba zaabakulu ate nga n’obukulu mukulu.
2.Grace Nakimera:- Ono yatukuba omuziki mu biseera ebikaddeko awo era nga agezaako okwezza lwakuba bikyagaanye. Ono nno munange bwobeera onoonya abamabeere amalungi totegana kugenda wuwe kubanga mabi manene ate gaagwa
3.Stella Nantumbwe:- Ono nno nga abasinga bamumanyi nga Ella yamanyikibwa nnyo nga miss uganda mu 2013/2014 naye ssimanyi butya bweyeekuuma kubanga okuva olwo amabeere ggo gaabivaamu negakola byago
Nabalala omuli Tianah, Dj Farshes, Maria kasozi naabalala