Olina okusooka okulekera awo okwasama n’olyoka olaba ku mwana wo:- Rema Namakula alayidde okugaana kenzo okulaba Amaal okutuusa nga alekedde awo okwogera ennyo

Amaziga ga Eddy Kenzo kirabika nga geeyongera buli lukya.Kubanga ku ssawa zino takyalina buyinza kulaba ku muwalawe Amaal era nga tamulaba ngako okuva lwe yava mu USA saabiiti ewedde

Amaal kati abeera ne taata we omuto Hamza Ssebunya kuno nga kwossa ne nnyina Rema Namakula

Naye Kenzo alayidde okukola buli kimu okulaba nga tewali kimwawula nna muwalawe

Recommended For You

About the Author: admin