Omuyimbi Rema Namakula ayimbye ennyimba nyingi nnyo naye ezimu ku nnyimba ezasinga obwakabi lwe luyimba lwa siri Muyembe era nga luno ababyogera bagamba nti luno yali alusindikira eyali bba Eddy Kenzo
Kati Rema Namakula yavuddeyo nategeeza nti ssi waakuddamu kuyimba kayimba ka siri muyembe kubanga mbu takyali muyembe
Bino yabyogedde yaakava mu honey moon ye era yabadde ku kabaga akamu