Bwetubeera twogera ku bayimbi akasinga mu ggwanga Uganda, Jose Chameleon toyinza kubeera nga omulekayo naye nno ate ekyewuunyisa omwaka oguwedde tabadde nnyo mu nsonga za kuyimba
Omukulu ono yatugambye nti ensonga lwaki tabadde nnnyo mu kuyimba eri nti okuyimba kukooya nnyo era yensonga lwaki takubaddemu nnyo mwaka guno
Chameleon yategeezezza nti naye omwaka ogujja bamwerinde kubanga agenda kufulumya luyimba ku luyimba era ssi waakuzizkiza