Abantu banji bazze baagala okwesimbawo ku bwa Loodi Meeya w’e kibuga Kampala era nga muno mwemuli meeya aliko kati Erias Lukwago, Latif Ssebaggala, nga kw’ogasse n’omuyimbi Jose Chameleon
Ekibuga Kampala byebimu ku bibuga ebilumya omukulembeze w’e ggwanga lyatu omutwe kubanga embeeraekyali ssi nnungi mu bannakibuga era nga kino kye kyekireetedde omukulembeze okuvaayo nategeeza ye gweyaliyagadde atwale Kampala
Ono yategeezezza nti ye waakukolagana nna buli omu alondeddwa era nti bannakampala gwe banaasiima yenna tamulinaako buzibu