Bannange Jose Chameleone yetaaga essala ezaamaanyi

Omuyimbi Josep Chameleon kirabika nga amabanja gamutuulidde era nga galabika nga bamuli mu bulago

Ennaku nga ssatu emabega yalina okubeera mu kooti lwa bbanja lya bukadde 45 eri omunnayuganda asinziira South Africa nga ono ye Muwonge ate nga tujjukira nti waliwo makanika amubanja e 12

Kati omukulu John Kabanda nga ono muwozi wa ssente mu kampala avuddeyo naye naakuba Chameleon mu mbuga nga agamba nti naye amubanja obukadde 45 nga buno yabumwewolako dda naye omuyimbi nataandika okwekweka ppaka kati

 

Recommended For You

About the Author: admin