Abayimbi banji bazze bateeka ebifaananyi ebisabbalaza ku mikutu gyabwe egya social media era nga buno busaasaana nnyo nga naabamu bateekayo nga bali bute ddala ddala nga bwebaazaalibwa
Kati omuyimbi Lydia Jazmine naye yagambye tulujja kumutumirwa mwana era naye nateekayo akafaananyi kewaaliyise akasabbalaza
Kano kagenda kasaasaana nnyo era nga kabadde katambudde bulungi era nga bweyayagadde katambule