Bizuuse!!!! Kiikino ekituufu Zuena kyatunda. Tatunda cake atunda kintu kirala nnyo

Wali ozeeko awo neweebuuza lwaki mukyala w’omuyimbi Moses Ssali nga ono amanyikiddwa nnyo nga Bebe Cool nga era on ye Zuena yapangisa ekifo ekibi okutundiramu Cake ze ate nga kyesuulilidde wakati w’ekibuga

Omu ku bakozi ababadde bakolera mu kifo kino yavuddeyo nategeeza nga bano bwebatundiramu enjaga era nga eno tewali abakuba na ku mukono

Ono mu bigambo bye yagambye nti waliwo ba kastoma bastu abaabuli lunaku.Era nga bano bakima cake zino buli lunaku.

Yayongedde nategeeza nti lumu yasuulako cake neyatika era naalaba ejaga eno era yayombesebwa nnyo nnyo

Recommended For You

About the Author: admin