Banange akagoye ka Karole Kasita kaabikidde ku stage. Ekigambo kiyiseemu. Laba ebifaananyi munda

Nga bulijjo, abakffo kko kaakubyeeko wali ku Amnesia ku Campas night era nga olwokuna waabaddeyo Cindy Sanyu wamu ne Karole Kasita era nga gwo omuziki baagukubye namaanyi era abadigize nebasima

Mukusanyusa abantu mu maanyi amangi ennyo, bambi akagoye keyabaddemu akamanyikiddwa ennyo nga Jumpsuit kaayabise wakati era bambi ekigambo nekitandika okulingiza

Bambi ono ye teyategedde nti ekigambo kyabadde bweru bambi ye yasigadde abasabula muziki

Recommended For You

About the Author: admin