Bitabuse!!!! Sheebah Karungi ne Jeff kiwa baawukanye bubi nnyo. Beevumye ebisongovu

Ennaku nga bbiri emabega, Omuyimbi Sheebah Karungi yavuddeyo naakola post nga alaga olugalo lwe olwawakati naawanddikirako ne’bigambo ebitegeeza nti guno mwaka mupya teri kumanyira, nkola ekyo kyenjagala okukola

Mukusooka tekyategeerekeka ani gweyali akigamba naye oluvannyuma kyategeerekese nti ono yabadde akigamba manager we Jeff Kiwa

Kigambibwa nti kati bano balinga kabwa na ngo saawa zino era nti tebakwatagana nnyo ku saawa zino

Naye abaffe ekyebuuzibwa Sheebah Karungi anaasigalayo waggulu nga manager asinga wano mu ggwanga amwesulubabbye

Recommended For You

About the Author: admin