NBS ewumuzza Zahara Toto ne munne Annatalia Oze. Baabano abazze mu kifo kyabwe

Omuganda agamba nti awali omukka tewabula muliro, kaakati nno agatambula kwekubeera nga baana bawala ba kafulu mu kukola olugambo ng bano ye Zahara Toto ne munne Annatalia Oze nga bwebawumuziddwa ku mirimu gyabwe ku NBS

Bano bakoze ne NBS okuviira ddala mu 2018 era nga bano okwegatta ku Nbs baava ku spark Tv

Getuvuna galaga nti Toto ne Anna batageezaddwa bakama baabwe okuwummulamu kko ekintu ekyalese ababtu mu byewuunyo era nga abano kigambibwa nti baalisikizibwa ba nakatemba Maurana ne Reign

Ensonga entuufu lwaki bano baawumuziddwa tenaba kumanyikwa bulungi naye nga tugenda kubeera nga tubategeeza buli kimu

Recommended For You

About the Author: admin