Kaakano akatambi akalaga nti okubeera mu isolation kisingako okufa. Keerabireko naawe

Waliwo akatambi akabunye ennyo ku mikutu gyi munaayiza wala nga kalaga omukyala alina omwana eyalwala ekirwadde kya Corvid 19 ekireetebwa akawuka ka Corona Virus era nga ono akaabira gavumenti emuyambe kubanga bbo abasawo balemereddwa okukola ogwabwe

Ono yategeezezza nti okuva lwe yatwalibwa mu kalanti omwana we tafuna nga wadde obujjanjabi wadde emmere era nga kino kiteeka obulamu bw’omwana we mu lusuubo era nga ono yeekyaye

Kijjukirwe nti ono ssi yemwana omulwadde yekka mu Uganda nga waliwo omuto atanaba nakuweza mwaka naye nga bambi alina ssennyiga ono omukambwe

Akatambi kaako

Recommended For You

About the Author: admin