Akola obulungi asiimibwa, Kabaka awadde Jeniffer Musisi ettaka ku kasozi k’e Lubowa nga amwebaza ebintu bino wammanga. Birimu Ssemakookiro

Abaganda bagamba nti alina yaayongerwako ate era bagamba nti akola obulungi asiimibwa kati bwobeera nga olinawo ate nookola bulungi, tekigaana bookoledde bulungi kukusiima era nga emboozi eno ejira bulungi ku yaliko nankulu w’ekibuga Kampala Jeniffer Musisi

Ono jukkira nti yali afuna omusaala musavva nnyo okuva mu URA, KCCA ate nga n’akalimu keyafuna mu USA nako kasavva bulugi

Kaakati nno kabaka teyafudde nakwebwo byonna nasalawo okuwa nakyala ono ettaka ku lusozi lwe Lubowa era nga ono yabadde amwebaza kukola luguuda lwa Kabaka  Anjagala wali e Mengo

 

Recommended For You

About the Author: admin