Omuyimbi Daddy Andre kati alabika nga yeewangulidde erinnya lya sseduvuutu era nga kirabika nga ono newookwata ekidomola nokyambaza sikaati ayinza okugezaako okukyeggala
Emabegeko bano baalabibwa nnyo n’omuyimbi Angella Kalule era nga bano kyateberezebwa okubeera nga baali beewaako
Kaakati oluvannyuma lwabayimbi abakyala abawerako okuvaayo nebategeeza nga omukulu ono bweyagezaako okubakaka omukwano , Kiteeberezebwa okubeera nga ne Angella Katatumba naye kyali kinaatera okumutuukako era mbu kino yensonga lwaki tebakyalabibwa nnyo bonna