Ekituufu ako akaana sikawalana wadde sikaagala. Karma Ivan ayogedde ku kiki kyawulra ku Fik Fameica

Omuyimbi Fik Fameika yayawuka neeyali maneja we era nga ono amanyikiddwa nnyo nga Karma Ivan era nga ono yayamba nnyo Fik okututumuka wadde nga bano beesiibula ssi mu mbeera nnungi

Bano baakola bingi nnyo mu kaseera kaabwe wadde nga baayawukana bubi era nga kibadde kirowoozebwa nti bano tebakyakwataganira ddala naye kino Karma  yakijeewo

Ono yategeezezza nti boogerera ddala ne Fik era nti tebeerinaako mutawaana wadde lwakuba nti jct baayawula emirimi

Recommended For You

About the Author: admin