Omwana muwala Martha Kay amanyikiddwwa nnyo olwomubiri gwe omulungi era ogusabalaza abasajja enkumi ate gwajabagira bwe yasalawo okulaga buli muntu ekitone kye abangi kyebagamba nti kisingira ddala ekya Luzinda
Mu bayimbi betumanyi omuwala ono baasuula eddalu mulimu mwana mulenzi Ykee Benda era nga ono yamuyimbidde n’akayimba akalungi
Ono yalangiridde nti yawandiikidde Martha Kay akayimba akettabu era nti era nti waakukata bunnambiro je bujja mu maaso awo