Agaakagwawo, Abayimbi omuli Spice Diana ne Winnie Nwagi bakwatiddwa lwa kujeemera biragiro bya mukulembeze wa Ggwanga

Jebuvuddeko omukulembeze we Ggwanga Y.K Museveni nga ali mu kaweefube w’okulwanyisa ekirwadde kya Covid 19 yavaayo naawa ekiragiro nti buli ayagala okugaba emmere alina kujiyisa mu mikono ja Ssabaminisita

Kino nno abantu abamu baakijeemera nnyo nga mwemwali naabayimbi Spice Diana ne Winnie Nwagi abaavaayo nebagaba emmere nga teyise mu mikono mituufu

Agaakagwawo galaga nti bano bakwatiddwa era nti batemeza mabega wa mitayimbwa  era nti pakka nga okunoonyereza kuwedde

Tujja kubeera nga tukutegeeza ekiddako

Recommended For You

About the Author: admin