Comedy:- Wuuno landiloodi alwanaaganye n’omupangisa lwa kasumuluzo ka kaabuyonjo

Baana balenzi Jinga Jinga ne Mzee muwanvu okuva olunaku lwe batandika okukola bonna kirabika nga batandise okukikwasaganya era kirabika nga je bujja awo bajja kubeera bazibu nnyo

Kaakati baazze bakola ebintu bingi nnyo nga mwemuli n’obutambi bwa Comedy obunyuma era nga mwe muli ne kano akanaatera okukusesa

Bwobeera okaagadde bambi genda olabe obutambi bwabwe obulala era nga n’oku subscribinga ku channel yaabwe nayo kikulu nnyo

Recommended For You

About the Author: admin