Omuyimbi Bobi Wine tukirizza nti yoomu ku bayimbi abakyasinze wano mu ggwanga wadde nga tekinaba kumanyika bulungi ani asinga kuyimba wakati we ne Chameleone kwossa ne Bebe Cool
Ono yasooka naakola online concert mu maka ge e Magere nga eno yafuna abalabi 90 abaaliko awo bunnambiro
Kino kyamuwalirizza okuddamu okukola endala nga eno yabadde naabantu abasoba mu 170000 erea gwe ataagirabye naawe tukulkeetedde okeerabireko bulungi