Nze Sisesema Ne’ndya – Nkidamu Teddy Wantama Kuba Oyasama Nyo. Ogezezaako Okunkomyaawo Naye Nakoowa. Pastor Bujingo Akyakatiliza

By:Our Reporter: Musajja wakatonda akyali kunsonga yye oluvanyuma lwokukidamu nti teyejjusa kulonda makula

Bujingo kinajukilwa nti yali mufumbo nne teddy ella bano bamala emyaaka ejisuka mukumi

Wabula oluvanyuma lwa pastor bujingo okubaliga, teddy kyamuluma nyo ella ebibuuzo yalina binji

Bujingo mukwewozaako yatutegeeza nti omukyaala yalina ekikulukuto ella yali amazze emyaaka minji nga teyeegatta naye

Bwatyo yadamu nategeeza nga Teddy bweyali omukyaffu nga awunya nakamwa

Recommended For You

About the Author: admin