VIDEO!! Laba Engeri Omuvubuka Gy’abadde Anyonyogera Ekyenda Ky’omuwala Wansi W’omuti, Babakutte Lubona!

Omuvubuka n’omuwala bakubiddwa emiggo oluvanyuma lw’okusangibwa nga bali kusinda mukwano wansi w’omuti.

Okusinzira ku vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta bantu, eraga omuwala n’omulenzi nga bali kusinda mukwano, bali mu ddembe lyabwe.

 

Wabula wakati mu kwekuba amatooke, waliwo omusajja eyayingiddewo era yabadde akutte kibooko okubagumbulula.

Mu vidiyo, omuvubuka yakubiddwa kibooko emu era yasobodde okudduka okwetangira ebiyinza okuddako.
Ate omuwala yakutte engoye ze okudduka wabula omusajja yamugobye okutuusa lwe yakwatiddwa era yakubiddwa emiggo era yabadde mu maziga nga bw’asaba ekisonyiwo.

Tekimanyiddwa oba omusajja yabadde muzadde, musomesa oba omu ku batuuze b’oku kitundu, Mu nsi yonna, wadde abantu abakulu balina eddembe okusinda omukwano, kimenya mateeka ate okudda mu lwatu kuba kiba kikolwa kya buseegu.

Vidiyo eraga nti omulenzi n’omuwala bakyali bato era bayinza okuba bayizi ku ssomero.

Recommended For You

About the Author: admin