Kenzo ye yampita nga mabega kubanga jeyali awoomerwa ate ye Big Eye nga ayita mu maaso. Kaakano akatambi nga Don Zella naye alumiriza Kezo okuyita emabega w’abantu

Don Zella y’omu ku ba socialites betulina wano mu ggwanga era nga yomu ku basinga okwogera nga bwebaagala.Katino yavuddeyo nategeeza nga Kenzo ne Big Eye bwebaamugabana nga era nga omu ayita walala... Read more »

Don Zella ayabizza byebeekola nga ne Big Eye, Alaze abaweereza obutambi nga beetwala embi

Bwekijja ku bantu abasinga okwogera ennyo ku mikutu jimunaayiza wala . Don Zella tosobola kumuleka mabega kubanga ye bwakusanga nga olina kyokola kikole okimale Don Zella alaze abakozi ba radio akatambi nga... Read more »

Bobiwine Bamukubye emigo nakuba emilanga – Poliisi emukutte abantu nebeekalakkaasa

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwomuyimbi bobiwine oba robert kyagulanyi okuvaayo nasalawo okutandika campaign zze mulujudde, poliisi ebuzze katta emutte emigo Bobiwine yasazeewo mulujudde okutandika okunoonya akalulu olunaku olwaalelo okusalawo okulaba oba mubutuufu... Read more »

Biibino ebifaananyi ebireetedde Nwagi okuvuma abawagizi. Abadde tasobola kukyebeera

Bwetwogera ku bayimbi abakazi abasinga ebintu ebisabbalaza toyinza kwerabira kwogera ku muyimbi Winnie Nwagi ate nga ono ayagala nnyo okulaga omubiri gwe era nga amanyi bulungi okugutambuliza wabweru Jebuvuddeko yagenze nateeka akafaanyi... Read more »

Jose Chameleon ssi Musajja kimala, simanyi nangeri jabeeramu nna mukyalawe:- Omuyimbi Bebe Cool ajereze Jose Chameleon nti talina maanyi

Bebe Cool ne munne Jose Chameleone bazze bagugulana ebbanga ddene nnyo era nga bano bamanyikiddwa nti buli omu awagira ekibiina ky’ebyobufuzi kyanjawulo nga omu wa pipo pawa nga omulala wa NRM Bebe... Read more »

Baabano abawala abalumiliza Denzel okubakaka akaboozi – Bawadde obujulizi omulamuzi nakaaba

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwa mwana mulenzi denzel okuvaayo nebamulumiliza nga bwazze akaka abawala akaboozi nga amaze kubakuba dagala Wabula binno abantu babadde babigana paka abawala bwebaavudeyo nebamusongamu engalo nga bwebagamba nti... Read more »

Moses Super Charger eyawona siliimu awadde obujulizzi – Abantu bibasobedde nebawunga

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomuyimbi Moses Super Charger okuvaayo neyelangilila nga bwalina siliimu , abantu byabatiisa ella nebatandika okwewunya lwaki akoze ekintu nga ekyo Wabula, olunaku lwegulo omuyimbi ono atunyonyodde nti amaze... Read more »

Nalongo Margie Yeeganye ebyokwagala omuyimbi Grunade Official – agambye tasobola kwagala bwana muwunya minyila

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwa nalongo margie nga ono namwandu wa AK47 okuvaayo nalangila grunade, twakizudde nti obusunga tebunaba kukakana Nalongo margie nga ono yeyali namwandu wa AK47 yatandika okufuna obwagazi bwokufuuka... Read more »

Aba’mayanja famire beegasse nebazinilamu bakadde baabwe nebasanyuka – Bakaabye bwebajukidde nti AK47 takyaaliwo

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa’bamayanja famire okuvaayo nebagenda okusanyusa bakadde baabwe mumakaa’gabwe, esanyu lyavudemu amaziga Ba Mayanja famire mwemuli abayimbi nga Pallaso, Weasel, Jose Chameleon, AK47 nabalala banji. Wabula kuluno banno basazeewo... Read more »

akatambi akalaga Jajja Bruce nga ava ku stage naagwa, ali mu mbeera mbi nnyo. Yeetaaga saala ezaamaanyi

Munna katemba jajja bruce yabadde ali kusanyusa bantu ku lunaku olusooka bambi neyekatta ennume yeekigwo ekyamuviiriddeko okuzirika era kaakano akatambi akalaga nga agwa Read more »