Brian White ayombye olwokuwa famire ya Mozey Radio Million 200 kyoka nebatateeka linya’lye ku museum jebaakoze – akolimidde abaazimbye ekijukizo

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwa famire ya mozey radio wamu nabayimbi abenjawulo okusalawo okuteekawo ekizimba ekinaabelamu ebijukizo bya mozey radio, banji kubagagga mu’kampala sibasanyufu. Olunaku lwegulo abayimbi bonna beyiye mukiffo ekimanyidwa nga... Read more »

Karole Kasita nne Eddy Kenzo bekoze obusolosolo ku stage abantu nebawunga – Baabadde ku David lutalo tugende concert

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa eddy kenzo okulekwaawo maama wabaana’bbe remah namakula, kyadaaki ono amazze nasanga esanyu mubayimbi abenjawulo Karole kasita egulo weyabadde ku tugende concert eya david lutalo, bakoze akakodiyo kokuyimba... Read more »

Sasha Brighton nne Grace Khan bayogedde ku’basajja abafele mu love – Batuwadde amagezzi kungeli josobola okufuula omusajja nga wuwo weka

By: Our Reporter: Bwekijja kunsonga zomukwaano, abantu abasinga batya okukyoogelako naye bwekijja kumukyaala sahsa brighton nemunne grace khan ensonga sibweeli Sasha brighton nne grace khan bweebabadde bawayaamu naffe batunyonyodde kungeri omukyaala jasobola... Read more »

Abba People Power beekalakaasiza nga bakulembedwaamu abavuzi bba boda boda e’Makerere – Poliisi ebiyingiddemu wabula nelemelelwa

By: Our Reporter: Oluvanyuma lwabawagizi bba people power nga banno baduumilwa omukulu hon Robert kyagulanyi oba muyitte bobiwine okuvaayo nebeekalakaasa, poliisi leelo bijisobedde People power beetegeffu okubeela nga bakola buli kisoboka okulaba... Read more »

Omusajja yekka asobola okulya ebyange yye jose chameleon, abalala tebayina bisaanizo – Leila Kayondo aseseza abantu bwawanye chamily

By: Shifrah Kayaga; Omukwaano teguliiko myaaka wabula nomukulu jose chameleon yandigwa mumbi za daniella oluvanyuma lwomuyimbi leila kayondo okumwoogelako mubuli interview Kinajukilwa nti leila kayondo azze akola enyimba ezenjawulo nemunne jose chameleon... Read more »

Evelyn Lagu alaajanye, obulwadde bumulumye okufaako obuffi – Atunyonyodde ekituufu kki abasawo kyebamugambye ekiimutta

By: Our Reporter: Omuyimbi evely lagu abanji gwebaakazaako elya maama liiso embeela emutamidde oluvanyuma lwobulwadde okumulumila akaseela akawelelako dala Kinajukilwa nti omwaka oguwedde, evely yadusibwa mudwalilo mubunambilo oluvanyuma lwokubveela nga alumbidwa ekilwadde... Read more »

Judith Babirye ayogedde kunsonga za Hon Ssebulime Paul – SSebo okyaali musajja’wange kuba sinaba ku’signinga mpapula za divorce

By: Our Reporter: Olunaku olwaalelo bulyomu amukono agutadde kutama oluvanyuma lwomuyimbi Judith babirye okwaawukana nne ba Hon ssebulime nga wanno omusajja yeyasabye divorce Kinajukilwa nti omwaka oguwedde banno basalawo okwekuba ekidaala munkukutu... Read more »

Clever j ayogedde kunaku jaalabye munsi – Akolimidde abayimbi abaamuvaamu bweyadayo mukyaalo

By: Shifrah Kayaga: Abantu banji nadala abayimbi bazze babeelako nebagwa oluvanyuma lweembeela okulemelela kyoka ekyomukisa omubbi newatabaawo abaduukilila Mubano mwemuli nomuyimbi clever j nga ono yaliwo mubiseela byedda ella bwatyo yakuba obuyimba... Read more »

Nejjusa okujja mu Uganda – Abayimbi abasiiga tebampisiza bulunji naye kasita abawagizi bange basigadde banjagala. Ddumba Muzafaru munyiivu

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwamunakatemba oba omwami ageegenya enyimba zabayimbi abasing amanyidwa nga ddumba muzafaru okujja e Uganda, abayimbi abasing kigambibwa bamukubye nyo enkokola Ono yajja e Uganda nga avude e Canada... Read more »

Sheebah nebwanakola atya tasobola kuntuuka – nze nayitawo dda ku level zabwe nolwekyo sikyaali muntalo zakitto. Cindy Sanyu ayogedde

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwolutalo wakatti wa sheebah wamu nemunne cindy sanyu okubeela nga olukakakana, kyadaaki lwandiba luzeemu butto Enakuzino cindy abadde buzy nga ategeka kivulu kye ekigenda okubeela e lugogo cricket... Read more »