By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwamunakatemba oba omwami ageegenya enyimba zabayimbi abasing amanyidwa nga ddumba muzafaru okujja e Uganda, abayimbi abasing kigambibwa bamukubye nyo enkokola
Ono yajja e Uganda nga avude e Canada oluvanyuma lwabawagizi bbe okumusaba ajje bamusisiinkane.Wabula ddumba kubanga lwamazze munsi enno, banji bamulazze omukwaano ogutagambika okujako abayimbi abamuleetedde okufiilwa emilimu
Kinajukilwa nti ddumba yajibwaayo ku youtube oluvanyuma lwa slick stuart nne roger okumuloopa mumateeka gga youtube nga bwabba enyiimba zabwe
Laba video