VIDEO: CHOZEN BECKY KATTA BAMWAMBULE E’ LONDON – YALAZZE AMAALO MANGI

By: Shifrah Kayaga: Kika naye kituufu. Okuva Chozen Becky mweyafuna amawulile nti agendda genda e’ London ayimbile abeeyo, yalaga esanyu ku social media paka bweyatuuse. Wabula ono olwamazze okutuuka kukisaawe yalagiddewo amaalo... Read more »

ABAWAGIZZI BBA BOBIWINE BAVUMYE BEBECOOL – “TOLINA BWONGO WADDE, MUSEVENI YAKUTEGEELELA”

By: Shifrah Kayaga: Luno telunagwa. Abawagizi ba Bobiwine tebalutumidde mwana kunsonga zabantu abanjawulo okuvaayo nebavuma Bobiwine wabula Bebecool nasalawo okubawagila. Bwebatyo bavudeyo nebamutegeezza nti yesawa buli omu amanye size yye ella yesaawa... Read more »

TAMALE MIRUNDI AVUMYE ABAMUSEKELEDDE OBUTAFFUNA MUDAALI – “MUNDEKKE NTAMBUZZE ENGALABI YANGGE ENKALU KUBA SILINA KYENAKOLEDDE UGANDA KYAMANYI”.

By: Shifrah Kayaga: Bisessa naye nga bituufu. Omwaami Tamale Mirundi yandibba afunye entonddo kumidaali ejagabidwa egulo omukulembezze wegwanga Yoweri Kaguta Museveni nga asiima emilimu emilungiu abazila bayuganda jebakozze. Wabula kyabadde kiswaaza omukulu... Read more »

VIDEO: BEBECOOL AWEMUDDE BOBIWINE ABAWAGIZZI NEBAWUNGA – BA FAN BEYUUNZE MULUTALO

By: Shifrah Kayaga: Olutalo lwatandisse dda wakati wabayimbi empologoma ebili Bebecool wamu nemune Bobi wine nga entabwe eva kubbawagizzi nga buli omu ayagala okulaga nti yasinga bwekijja mukuyimba nebyobufuzzi. Wabula, eeekijje abantu... Read more »

TEMUGWA: GRAVITY OMUTUJJU BAMUSWAALIZA KU STAGE – ABANTU BAFUDDE ESANYU.

By: Shifrah Kayaga: Leelo lwabadde lwa Gravity Omutujju bweyabadde ayimbila kukivulu ekimu omu kubawagizibbe navaayo najja ku stage ella bwatyo lwampaka namusikako akazindalo. Abantu bonna babadde balinze okuwulila omusajja ono byegenda okwoogela... Read more »

OMUYIMBI RADIO YALEKKA ABOTODDE EBYAAMA – WEASEL YEEWUNYIZZA ENKWE.

By: Shifrah Kayaga: Ebangga liyissa kacyanga omuyimbi Radio atuvva kumaaso naye video elagidwa abantu kulukalala lwenyimba lweyalekka atandisseko yeewunyisiza’nyo buli omu kungeli omuyimbi ono jeyalimu omuyiiya. Ono yalekka amenye enyimba zonna zeyalina... Read more »

WUUNO OWA’BODA AKASSE OMUWALA AKABOOZI OLWOKUGANA OWEZZA ENKUMI SATTU.

By: Shifrah Kayaga Musajja mukulu atamanyikidwa manya yaakasse omuwala akaboozi olwokugaana okuwezza enkumi sattu. Owa boda ono ebimukwaatako tebinamanyikwa naye nga oluvanyuma lwokulwana nokulemelelwa, abatuuze baawulidde omuwala akuba endulu obutamala kwekugeenda balabe... Read more »

CHAMELEON BAMUGOBEDDE MULWATTU – MUSEVENI ABITADEMU ENTONDO “NZE SIWAGILA BATAMPAGILA”

By: Shifrah Kayaga: Ebisesa tegwaayo nadala wano munsiyaffe Uganda. Olutalo wakatti womukulembezze wegwanga wamu nomuyimbi owolulaango Joseph Mayanjja luuluno. Webukeeledde nga getuffuna gegomuyimbi Jose Chameleon ogobwa mulwattu nga kino kikoledwa omukulembezze wegwanga.... Read more »

NKOOYE OBUVUYO BWA FRESH KID – WUUYO BWEMUBA MUMWAAGALA. MANAGER FRANCIS AKABIDDE KUMPEWO

By: Shifrah Kayaga: Luno telunagwa, omunaffu wakuluvaamu abaamanyi beyongeleyo. Manager Francis bimusobedde bwabuzidwa kunsonga za Fresh Kid naatandikka okutamwa tamwa. Kigambibwa nti fresh kid bamulwanila okuli manager francis wamu netaata womutto. Wabula... Read more »

VIDEO: WUUNO MUGANZI’WA MARTHA KAY AYOGEDDE ENSONGA LWAKI YAKOZZE KYEYAKOZZE – AMUWEMUDDE NOKUMUVUMA OBUSILU

By: Shifrah Kayaga: Tubadde tukyaali kunsalawo ya poliisi eyokuba nga Martha Kay agenda kusibwa emyaka 10 bwebazuula nti yeeyasasanyiza ebifaananyi bye ebyobuseegu, nga zileeta omwami atamanyikidwako manya bwatyo nanyonyola lwaki yakoze kyeyakozze.... Read more »