VIDEO: WUUNO MUGANZI’WA MARTHA KAY AYOGEDDE ENSONGA LWAKI YAKOZZE KYEYAKOZZE – AMUWEMUDDE NOKUMUVUMA OBUSILU

By: Shifrah Kayaga: Tubadde tukyaali kunsalawo ya poliisi eyokuba nga Martha Kay agenda kusibwa emyaka 10 bwebazuula nti yeeyasasanyiza ebifaananyi bye ebyobuseegu, nga zileeta omwami atamanyikidwako manya bwatyo nanyonyola lwaki yakoze kyeyakozze.

Bangi babadde beewunya lwaki abasajja batuuka okola ebintu ebiweebula naye nga amazima gali nti omwami mukwano gwegwaali gumubonyabonya.

Ono ategeezeza nti future yye yonna yali ajilabba mumukyaala ono wabula yamazze gamusuulawo nga tamunyonyodde nsonga ella wanno weyajje obusuungu nakola byeyakozze. Bino byandiba’nga tebinagwa.

Recommended For You

About the Author: admin