MWESONYIWE OMUKWAANO KUBA KINTU KIBINYO – OMUWALA BECKIE JUUKO ABUULILIDE ABANTU

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa mwana muwala okuvaayo neyetondela abantu kukatambi akafuluma nga ali butte, bangi bazz bamusaasila atte abandi nga bamukuba kalyonso

Kinajukilwa nti omuwala ono yatunyonyola nga bweyali mumukwaano omungi nemuganziwe, wabula oluvanyuma lwokwawukana, ono yatandika okumusaba sente nga bwamugamba nti bwatazimuwa, wakufulumya obutambibwe

Kyoka, ona yagenze mumaso nabulilila bawala banne nti omukwaano kintu kyatabu nyo ekitalina kubasiliwaza

Recommended For You

About the Author: admin