KIWEDDE: NGA 14 NOVEMBER LWELUNAKU LWOKWANJULA KWA REHEMA NAMAKULA WAMU NEMUNNE SSEBUNYA HAMZA – LABA EBYEWUNYISA EBILI MU BUDGET

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwokusaba kwabanji nti afazaali babagambe olunaku lwemikolo ddi welugenda okubeelawo, olunaku lwegulo ensonga zayatudwa ella nga 14 november lwelunaku olwasalidwaawo.

Kinajukilwa nti omukwaano gwa ssebunya hamza nemunne rema namakula gwatandika nga ogwokusaaga ella banji balowooza nti bino byabulimba nga eno yali video shoot . Wabula oluvanyuma lwa eddy kenzo okuwandika ebalaluwa embaavu ku social media nga yeetondela rema, awo banji batandika okukiliza nti byandiba bituufu.

Eddy kenzo yetondela remah ebibbi byona byaze amakola ella namwagaliza emikisa nobufumbo obutukuvu mumakaage amapya jagenda okugenda ekintu ekyakwasa abawagizi bbe wamu naba rema namakula enaku

Webuukeledde nga kizuulidwa nti teli kulinda kulala ella embaga wamu nokwanjula ebibadde kumitima jaabantu nga beebuza oba byaddi bimaze nebidibwamu ella nga 14 ogwa november lwelunaku.

Abasinga eno ensoga bajitadde ku eddy kenzo bbo gwebalowooza nti yeyalagajalila remah. sooka olabe eno video

Recommended For You

About the Author: admin