Fresh kid atundila kunze, temudamu kwasama mbu musudde kuba abantu bamwagala lwakuba ndi kitaawe – fresh daddy ayogedde abantu nebawunga

By: Shifrah Kayaga: Luno lwebayita olutalinda naye ne fresh daddy asiza abantu enseko bwagabwye nti abantu bamwagala olwokuba asinga mutabaniwe okuyimba ekitu ebantu kyebeewunyiza

Kinajukilwa nti fresh kid mutabani wa fresh daddy wabula ono yasooka okufuna obutakanya ne manager francis oluvanyuma lwokulwanila omuto nga bulyomu agamba yesonyiwe omwana taata wa fresh kid yye kyagamba nti kaali kamanyiilo kebaali bamutadeko

Wabula, ono yasalawo nabwesonyiwa ella bwatyo natandikawo okuyimba nga wanno khalifah aganaga yemanagerwe kyoka nga mubwangu dala ono yafulumizaawo oluyimba olwasesa abantu nga beebuza oba kituufu ono muyimbi oba nedda

yiino video

Please follow and like us:
error0
Loading...