Nasuubiza okwagala remah mwelabize enaku yona jeyalaba ewa kenzo – okwanjula bwekugwa, ndi wakumuwa ekilabo kyatalyelabila

By: Shifrah Kayaga: Kino kyebayita love super kuba yye doctor hamza ssebunya kyadimbaga siwakupowa katti oluvanyuma lwokulayila okuwa remah ekilabo kyatalyelabila

Oluvanyuma lwa remah namakula okuduka ewa eddy kenzo ella bwatyo nafunilawo omusajja gwebaagamba nti bino byandiba biffu naye oluvanyuma lwokukola okukyaala okwamanyi abantu baamala nebabikiliza

Dr sebunya hanza ne remah kyadaaki bateeka teeka okwanjula nga enakuzomwe 14 omwezi guno ella nga kuno kwakuleka abantu nga bakutte kutama kuba sente ne budget jebaafulumiza yatandise dda okukaanga abantu

Wetwoogelela nga intro shower yatandise dda ella nga bangi bategeeza nti kino kyalaze nti omukwaano bagutadde ku another level ekintu ekyatiisiza abantu nadala abawagizi ba eddy kenzo wamu nababe

Recommended For You

About the Author: admin