Moses Super Charger eyawona siliimu awadde obujulizzi – Abantu bibasobedde nebawunga

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwomuyimbi Moses Super Charger okuvaayo neyelangilila nga bwalina siliimu , abantu byabatiisa ella nebatandika okwewunya lwaki akoze ekintu nga ekyo

Wabula, olunaku lwegulo omuyimbi ono atunyonyodde nti amaze ne siliimu emyaaka 25 wabula oluvanyuma lwokubeela nga amila bulunji edagala lye, yatandika okufuusa akawuka kanno okubeela invisible

Moses super charger ayongedde kko nti katti awo waali alina girlfriend gwebamazze naye ebanga eliwelelako dala nayo tekyeewunyisa nti yye ali negative ngatte begatta buli lunaku

Wuuno nga ayogela

Please follow and like us:
error0
Loading...