By:Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwebigambo ebyayogerwa kumukyaala teddy Bujingo nga Ono abadde mufumbo ne pastor Bujingo, yamazze naavayo okulaga obutali bumativubye elli Omwami Bujingo.
Kinajukilwa nti sabiiti ewedde, pastor Bujingo yavaayo nayatula nga mukyaala WWE bweyali Alina
ekilwadde ekyaali kimunyiyizza ewaka okutuuka nekiseela nga tebakyeegatta. Bujingo Bwatyo
yatunyonyola nti yamala ebaanga lya mwaaka mulaamba nga agulila mukyaala we cotton oluvanyuma lwokubeela nekilwadde kyekikulukuto.
Wabula, oluvanyuma lwakataambi Kanno okusaasana, Omwami Bujingo yavudeyo neyeetonda naye nga abakyaala basitukidde wammu nebakakasa nti sibaakutuula paka nga Omwami Ono akoledwaako mungeli yonna Kuba yayonoonye ekitibwa kyo mukyaala teddy.
Bujingo mukweetonda, yategeezeza nti omukyala Ono Ebyaama bye yali yabyoogela dda nga awa
obujulizzi ella yye teyategedde nti bijja mulumya bweebitti. Ensi yonna esitukidde wamu nadala
abakyaala nga banyonyola nti pastor Bujingo asaaga. Alina okusibwa abonelele.