“REMA NFUBYE OKWEELABILA NAYE OMUTIMA GUGANYE” EDDY KENZO ALAJANIDDE MUMAASO GA REMA NAMAKULA

By: Shifrah Kayaga: Omukwano guluma naye gutawanyiza mwana muwala rema wamu ne munne eddy kenzo. Ababiri banno baze bekyangakyanga okumala akaseela akawela naye tebanasalawo buli omu kwesonyiwa munne.

Kinajukilwa nti rema namakula yatuuka nekiseela nanoba ewa eddy kenzo nga awulila akooye embeela yokubonabona ella bwatyo nagenda neyepangisiliza akayumba mwabadde abeela.

Wabula olunaku lwaalelo abantu bawunikilidde eddy kenzo bwakabidde amaziga mumaasa ga maama amal nga ono ye rema namakula nga yeebuza lwaki nebwafuba atya alemedwa okumwelabila

Recommended For You

About the Author: admin