By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwegambo ezenjawulo okuyitigana nti omusajja abadde akooye empisa za judith babirye okuli okuyomba wamu nokuwemula wemula buli kaseela, amazze nasalawo nadayo ewa mukaziwe eyasooka.
Jukila nti judith babirye yafuna ono omusajja ella mukaseela katono dala, nebategeka embaga gagadde. abantu banji baali banyiivu kunsonga ya judith babirye asiinza enyo katonda okulaba nga asigudde omusajja omufumbo nayagala amukubilewo ekidaala naye yye babirye yali tayagala kumanya
Webukeelede, nga omusajja avudeyo ewa judith babirye ella mubunambilo naakyala ewamukaziwe eyali yasooka nga akabonelo akalaga nti ono amazze okusalawo natte.