VIDEO: “NEBWONOKOLAKI OYO OMUSAJJA WANGE ELLA ALINA OKUDA” – JUDITH BABIRYE ATAAMYE BUTTO, AWELEZA OMULILO MUSAALA JASABYE

By: Shifrah Kayaga: Okuva week eno bweyatandika, emboozi ebadde kumimwa jabantu yeya judith babirye okubuuka nagenda ebwelu oluvanyuma lwokukimanya nti muganziwe wakudayo ewomukyaala eyasooka.

Kinajukilwa nti judith yatwaala omusajja eyali omufumbo ella mubanga tono dala, embaga yagenda mumaaso ekyaaletela abantu abenjawulo okwebuuza kuki ono kyeyali alowooza okuba omusajja atali wuwe.

Olwaalelo judith babirye wetwoogelela ali mumaziga nga yeebuza kiki ekyaaletedde omusajja we okudayo ewa nalongo jeyali yava. Wetwoogelela nga omusajja abaze okukyaala ella nga bategeka nambaga

Recommended For You

About the Author: admin