By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwokusajja sebulime okuvaayo ewa judith babirye nadayo ewa nalongo nga ono gweyali yazaalamu abaana bbe abaasoka, mukazzi mukulu amazze naweleza judith babirye obubaka
Kinajukilwa nti omukyaala judith babirye yatwaala omusajja nga bweyeewana ella namuweeleza esaala enkabwe nga amusabila nti tewaba omukazzi yenna amubba oba amwegwanyiza.
Wabula ono olwayawukana nebalo nawulila nti yandiba ayagala kudayo wamukyaala mukulu, yadukilawo ebweelu okusobola okwewala okusekelelwa kwabantu.
Mukyala mukulu omusajja yakyadde ewabwe ella nebakola omukolo gwabwe nga bwebawela nti judith babirye bamugamba naye nga ali awo alowooza afunye nyo. Nolwekyo yesaawa afunne esome lyolubeelela.
Sooka olabe engeli judith babirye jalekedwaawo omusajja nadayo owomukaziwe eyasooka